Engeri y'okweyisaamu munsi yonna/Okwetegeleza amateeka/Okuyitibwa (mu bujuvu)
Okuyitibwa mu butoongole, w'egatte munteesaganya, n'okunyumyaamu.
Tusonyiwe okuweeleza obubaka buno ku mikutu egyeenjawulo, eela okuba nti obubaka buno tobufunye mu lulimi lwo, olw'enzaalilanwa (lwotegeela obulungyi).
Tulina essanyu okugabana naawe, Engeri y'okweyisaamu munsi yonna/Okwetegeleza amateeka/Okuyitibwa (mu bujuvu) a draft of the Universal Code of Conduct' okwayitibwa olukiiko olufuga ekitongole kya Wikimedia, mukubagenmyeeko ebilowoozo, mpaka nga mukaaga, Mukulukusabitungotungo, 2020.
Akakiiko akateekateeka Okwetegeleza amateeka g'engeri y'okweyisaamu munsi yonna, kaagala okumanya buwaayilo kyi obuyiinza okukaluubiliza gwe ng'omuuntu ooba emilimu gyo. Kyi ekibulamu mu mateeka gano, bikyi by'oyagala, ooba bikyi ebiyiinza okuteleezebwaamu?
Osabibwa okweyunga mukunyumyaamu ku nsonga eno, eela oyite n'abalala abayiinza okwaagala okweyunga munteesa zino.
Okukendeeza ku nimi eziziyiza okuteesa ku mulamwa guno, oyanilizibwa okukyusa obubaka buno Universal Code of Conduct/Draft review. Gwe ssekinoomu, n'abantu okuva mu kituundu kyo muyiinza okuwaayo ebilowwoozo byamwe nga mukozesa enimi ezomubituundu byamwe.
Woba oyagala kumanya ebilala ku pulojekiti ya UCoC, kebera olupapula lw'ebibuuzo ebitela okubuuzibwa Universal Code of Conduct, ne FAQ, ku Meta.
Twebaza nnyo okutuwuliriza n'ebyowaddeyo, The Trust and Safety team at Wikimedia Foundation Ffe abbba ttiimu y'obwesigwa n'ebyokwerinda ku kitongole kya Wikimedia